![Ye Mwesigwa](https://source.boomplaymusic.com/group2/M00/55/10/rBEeNFoMFASAZ9gyAACLbTEjMBM515.jpg)
Ye Mwesigwa Lyrics
- Genre:Gospel
- Year of Release:2017
Lyrics
Ye Mwesigwa - Ngooma Joseph
...
uuuuuuuuuuuuuuuuuuuuuhmmmmm hmmmmmmmmmmmmmmmmmmmm hmmmmmmmmmmmmmmmm....................................,...........,.................................
...........................
Mukwano nange Rinah emikwano olina, sente olina kimanyi obulamu bukunyumila nange.
Nyabo wekulaba oro nezinjukila wenali omugaga nga Nina emikwano kumu .
Neya nga nyabo bera mugenzegenze abantu tobesinga nnyo bachuka sibyesigwa.
Tuba emikwano kumu naye ekibi kyebalina Oli okuba mukwano ngo aba alina kyeyetanga .
Katino nyabo waba amaze okukifuna oba wekimala ne kigwawo nga nomukwano ngo orogugwawo .
Nze nanye nafuna esanyu kuba nafuna abasinga Yesu buli kadde abela nange.
Omukwano gwe tegukoma
Nye mwesigwa nyo Alina omukwano bukadde abelawo Yesu nomukwano gwe tegukoma engadda zeffe sako emikwano bachukachuka naye mukama tachukachuka
Tanjagala leero, ekya era bwatyo labayo talikuleka