![Webale Nyo Mukama](https://source.boomplaymusic.com/group10/M00/10/31/8cca934554ea43b9a382571d2256cad3_464_464.jpg)
Webale Nyo Mukama Lyrics
- Genre:Gospel
- Year of Release:2009
Lyrics
Webale Nyo Mukama - Ngooma Joseph
...
Ani alina obwesigwa banange nga mukama ye bwayogera talimba nebyasuubiza abituukiriza Abalokole yatusuubiza okuyita mu mzee m7 nti agenda tutongoza nge nzikiriza mu Uganda netusuubira era netusaba nnyo mukama nanyweza ekisuubizo omuyaga nebwegwajja tegwakitwala Tubatuli awo mukama talekulira babe obulokole nebukkirizibwa nga enzikiriza mu Uganda twasooka gwabiwempe yesu nayamba ekkanisa guno gubade gwanakyewa naye era atuwanguza nalaba nagange kumukolo Eri gyegwali nga gavt etongoza obulokole nga enzikiriza wayawula enyanja nemubamu ekkubo omwo mwetwayita netuva mu buddu walwana naabo abalwana nga nafe wewabakuba tebayiinza kudda mu mmmmm.. wasuubiza nga abantu baweddemu amanyi watujjako ejjinja notuwa obulamu webale nnyo mukama olwekisuubizo ekyatuweebwa watwanukula nekituukirira ssebo omanyi omuntu okweyama nekituukirira sikyangu yensonga lwaki bagamba nti akusuubiza Akira akuma kyali nga kirooto