![Kamberenga Naye](https://source.boomplaymusic.com/group10/M00/09/15/5a9a1d1ee174415b9ef338faf735f89c_464_464.jpg)
Kamberenga Naye Lyrics
- Genre:Gospel
- Year of Release:2010
Lyrics
Kamberenga Naye - Ngooma Joseph
...
nyina omusajja gwe njagala oli omwami yantwala yelabira ebilala byona nasigara mubilowozo ayina ekisa ekitakoma ekisakye kiwonya maama nyabo kisumulula kinyi zisa tekyenkanika bwakwata ku mukono akutussa jogenda wabayambye takowa talinga balala ye bwe namuzula obulamu bwange bwakyuka teliyomulala alinyamba nfa omusajja Oyo era gwe ntunulidde munsi Eno eyuga nga enyanja silitya kabikona omukonogwe gulindokola Kati oba sente zimbuze abalabe Banga beyongede silitya Nena anyamba oli omusajja talemelelwa kambele NGA naye alibika Alina maaso jantwa obolyawo elimaaso jandaza Eli ebyange byansama silifa maama ate silifa kubayebulaamu Ela nyinibyona alintusa gengenda mukama alindokola X3 kiki ekilindesa mukama nga byona nabiliyita nabilaba kikiye ekilisinga omulokoza bweyansasiza akasana oba kayanka e nkuba netonya olutakoma era mukama alisigalaye mukama owamanyi abagagga abatamuyina bakaba bakabaka nabo basinda banonya akufuna emirembe naye jabula watayamba teli ayamba obulokozi bulimuye yeka era I okuyamba munange nga mukama amukuteko obulamu mwatali butissa tebuba nasuubi labayo buzikilira obutadda kitalonyo ekyo omukisa gwe gwagaba guwoma tekuba buyunike njakuguma mulinderire Ali nsanyusa kambere nganaye alibika Alina maaso jantwala obolya eri maaso jandaza eri ebyange byesaba ate silifa kubayebulaamu Ela nyinibyona alintusa gengenda mukama alindokola X3. BY SYDNEY ALSON CONRAD