Kaninde Yesu Lyrics
- Genre:Gospel
- Year of Release:2023
Lyrics
Abantu balina obulumi
Emitima jikaba mulimu amaziga
Aseka nolowoza ssanyu
Naye nga munda mulimu amagwa
Buli omu wali wanyiga
Era nage akuyimbira nina ebyange
Naye tebiyigula ttama
Kaninde Yesu
Ebizibu bye nsi eno gyendimu yabisibola
Bulikimu yakiyitamu era amanyi
Embeera gyendimu
Ye kamulinde alinda
Ebizibu bye nsi eno nze mbiwangule
Ebintu ebitusumbuwa
Era nabasoka byebyabasumbuwa nga
Ebizibu bimanyi okweyisa
Nojula no okugwa eddalu
Nga nga teri awondera
Nze obudde bwabyo bwambula
Ne mbikwassa omutonzi
Yamanyi ebyange era tebiyigula ttama
Waliwo ensi gyeyasubiza
Bweyali agenda mugulu ndirabantya lwalidda
Ebituteganya nga bikomye
Anzigyeko omubiri gunno oguvunda ampe omujja
Amaziga gakoma wano
Kuba era ndimugenyi nine ewaffe
Era Yesu wange gwe ninda