Balabye Ki Lyrics
- Genre:Gospel
- Year of Release:2023
Lyrics
Akutumidde banji munyumbayo
Nobalaga ebilunji byolinna
Notolaga katonda oyo gwo sinza kiswaza nyo
Nga Kezekiya oli gwe tosomako
Yalaga byabuggagga ebyo byakoze
Natamanya nti obulamu bwe ye buli mulusuubo
Balabyeki munyumba yo
Balabye katonda oba ebirunji byolina
Wabula kyandinyumye nga mu byonyumya
Ojirira Katonda akutusiza awo wottuse
Kale byetubalaga Mukama kasooke
Abatamumanyi banamutegera
Byetulina biva gyali tumugulumize muva byonna
Emmeme nyinji ezikonvuba
Abantu olaba batambula gwetokimanyi
Oyinayo obubaka gwe bwoyinza okugabanako naabo
Kale tobutulira nga obalaga byansi
Ebimala akaseera nebigwawo balage omusawo oyo Yesu
Awonya emibiri ne myoyo
Byebakoze binji mubutamanya
Setani nabakozesa ebiwuunikiriza
Obalaba kutambula gwe notamanya
Banonyeza answer ebuuze
Kale omwoyo bwegutyo ogubundabunda
Ogulaganga Yesu guve muddu
Mulabe ajonyeseza baana ba katonda nsabye tosirika