
Nkusaba Tonswaza Lyrics
- Genre:Gospel
- Year of Release:2022
Lyrics
Nkusaba tokyuuka mubintu byoyogedde ebingi amazima nsiimye
Gwe nebwolaba mweenya mutima munda amazima ngonze
Suubira ekiva gyendi mukwano omungi by'okoze bingi
Nkwagalenga bwomu weka ssirikugattikka nedda aaaa
Nkwesizenyo nze
Nkuwadde nebyange
Nkulaze nabange
Nkusaba tonswaza
Tolabankananga abantu abatiba bebangi nkusaba weekuume
Kwosibidde yenze obalese wali ng'osiimye birowoozo bimpe
Netaaga obudde bwo ngabungi mbeereko nawe
Bwenkulinda munnange yanguwa ojje eno gyendi tusanyuke
Bwensobya tosirika nosalirawo munda omwo nti konviire
Ompabulangako nange nkusuubize bwentyo okukyuusa
Teekangawo emmeeza otuule nange twogere kwebyo
Biggweere munju eyo bisigale muffe tobifulumya bweru,byaama