Entuuko Zo Kufa Lyrics
- Genre:Gospel
- Year of Release:2023
Lyrics
Entuko zokuffa tezimanyirika
Kibeera kiseera kyabulumi nokusinda
Okulaba ennaku yiyi twetaga owomukwano kulusegere
Atatwabulire nga mumaziga amanji ye
Nabawo netuguma mukaseera ako
Muli wadde nga ffe tukaaba
Mukama abawo alumwa wamu naffe
Yatuwa essubi nti
Tuli labagana nate
Nabo abatufaako munsi eno
Entuuko zokuffa buli lwezijja kale
Netumanya nti banji tuliddayo munfunfu mwe twakolebwa
Era emibiri gyino
Yiyi gyojiberawo kaseera negyiwotoka
Mukama twetaaga guli ogutavunda era
Ogutaffa kubanga osobola
Ensonga yakufa naye waliyo okuzukira
Ogenze otya tunulamu emabega
Osana wekebere
Kuba ebisoba kale
Yiyi byo birewo gwe longosa lugendo
Olabe nga osanidde nebwoba owudde
Munsi muno olimulaba Yesu