Effumu Lyrics
- Genre:Gospel
- Year of Release:2022
Lyrics
Ebyamutusibwako Mukama bitiisa nyo
Songa ate mbirinamu omukono ebyabawo
Atalina musango gwona
Emiggo egyo twamukuba gyaki
Ffumu elyamufumita laba
Nalirina mikono gwange Kino kitalo
Nga twamujeza nga ndi musanyufu
Nga twabonyabonya
Songa ate oyo yewayo kulwange, nze mpone
Muli nejjusa lwaki namukolo ebyo byonna
Nsaba kisonyiwo ayi mukama onsasire
Lugenddo lwo musalaba gwe nga lukambwe nyo
Songa ate mbirinamu omukono ebyabawo
Kuffa okwensonyi okwo mwe yaffira
Nabanonereza waki
Ffumu elyamufumita laba
Nalirina mikono gwange nejjusa
Kwona okwagala kwe nakuyiwa kale
Muli Mpulira numwa nyo
Mukisa kye kyona yafuna mu bulumi bwokka
Kitaawe
Muli nejusa nzena nzikakanye wansi
Nsaba Kisonyiwo
Ayi mukama onsasire
Buli lwe tuba tukoze obujjemu akengetererwanyo
Era Mukukola ekyo
Tudamu oyo yesu netumukomera ku musalaba
Bujjemu bwetukola
Tudamu netumufumita
Fumu elyamufimita laba turijewo lisulwe wala
Kola Bino
Sonyiwa abo bonna abakusobya kale
Gumikiriza buli omu
Musana gwo ka gwake
Awabadde ekizikiza olwo wajjewo ekitangala
Kukino ensi kwetegerera
Nti otegede gwosinza
Tuli baluwa esomwako
Ayi mukama otusasire