
Ndi Mu Love Lyrics
- Genre:Hip Hop & Rap
- Year of Release:2021
Lyrics
For you
Do it for you
I am for you
Ndi mudongo oba kikwerarikirizza
Ngenda bisulawo nonye omulimu omulala
Buli dakika oba wekwassa
Nti oyagala kundaba
Lwakuba mbera wala
Mbukinze ticket
Nku packingiddeyo sausage
Owomwerwa yourghut
Mbu obeera obalansinga diet
Benasokerako naberabira
Ntukirizza just endagano zetwalayira
Eeeeh
Ndi mu love
Eno nkwaffu nyo nga balaffu
Ndi mu love
Eno nkwaffu nyo nga balaffu
Oli kimuli ekiri munju
Ka decoration munju
Onjogezza olufaransa bonjuor bonjuor
Omezza olutiko olwedoboozi lyo
Nemwa nokukunyonyoka
Onyumiiza obubozi bwo
Nkikugambe mirundi emekka
Oli musana nankuba
Bwofukirira nga nkula
Oli mukyala wabula
Yenna akusinga yabula
Nkulaba nga ekisenge omwezi jyegwebaka
Ate oba mbula nakumetta linya lyange (kazoba)
Kyokka tonafuka mukyala wange
Ndi mu love
Eno nkwaffu nyo nga balaffu
Ndi mu love
Eno nkwaffu nyo nga balaffu
Ndi mu love
Eno nkwaffu nyo nga balaffu
Ndi mu love
Eno nkwaffu nyo nga balaffu
Ndi mu love
Eno nkwaffu nyo nga balaffu
Ndi mu love
Eno nkwaffu nyo nga balaffu