Ekiboozi Lyrics
- Genre:Others
- Year of Release:2022
Lyrics
Yogera mpulira yogera mpulira
Olina ekiboozi ekimpomera
Ndimu omucuzi ogukusaniira
Bigambobyo ebyo byosengeka
Mumattu gange byanyonyogera
Basalizze abo abakwegwanyiza
Bawumule abaneyagaliza
Mukwano gugwo guli kukusa
Olinange manya baby tolyejjusa eeeh
Gumpe gumpe darling aaaahaa
Abalala abo tebakwefasa
Nyumizza ekiboozi eeeh
Love story mu action
Nze binkolera aaahaa
Mimi nawe gwe tweyagale
They can't criticize
I don't care bogere eno we can do the walk
Love butter katusembezze kukyotto
Nsanula ndi wuwo nzena aaaa
Owuwoo yekka ndi omu nzekka aaaahaaa
Olina ekiboozi ekimpomera aaaa
Lalalala Lalalala
Olina ekiboozi ekimpomera aaaa
Lalalala Lalalala
Olina ekiboozi ekimpomera aaaa
Lalalala Lalalala
Nina omucuzi ogukusanira
Lalalala Lalalala
Nkwagala kuffa buffi
Ntinka nenkwatta akatti
Wekka gwemanyi omulungi
Omwenya nenkwatta ice
Nkakassa tell me you're the one for me
Give me that body girl don't resist
Nkuwe massage nga sibyabali
One and only booooo
Yogera mpulira Yogera mpulira
(Yogera mpulira)
Adi Neal story nga zinkolere
(Story nga zinkolera)
Yogera mpulira Yogera mpulira
(Yogera mpulira)
Adi Neal story nga zinkolere
Tell me stories
Olina ekiboozi ekimpomera aaaa
Lalalala Lalalala
Olina ekiboozi ekimpomera aaaa
Lalalala Lalalala
Olina ekiboozi ekimpomera aaaa
Lalalala Lalalala
Nina omucuzi ogukusanira
Lalalala Lalalala
Atalina amunyumizza aha
Atunyumirwe tuli ku insta
Omukwano gwomana gunyuma
Ambiita talinga bali tajjuza
Love enyuma nga tebakutumidde mwana aaahaaa
Gwe anina atalina affune amusana yeee
Olina ekiboozi ekimpomera aaaa
Lalalala Lalalala
Olina ekiboozi ekimpomera aaaa
Lalalala Lalalala
Olina ekiboozi ekimpomera aaaa
Lalalala Lalalala
Nina omucuzi ogukusanira
Lalalala Lalalala