Sikutanze Lyrics
- Genre:Electronic
- Year of Release:2021
Lyrics
Kankukwasse katonda kuba yalina plan
Tondekka ndi muminzani...
Baby toli late nti nkunyenyezza bidde
Essawa tulina tukwatte obudde
Abamugasso tubafule ba badde
Tubere humble nga ku Sunday
Oli special nkukuma ng'amatta
Tulinga bakikka yensonga tukwatagana
Ebitulemessa tulabire muli byona tubyewale
Tukume obwakabaka bwaffe teri awaguzza kubuyingirira
Sikuttanze
Sikutta sikutta
Byolina ebyo byenjoya nze
Nkuliyo gali n'alujjegere
Sikuttanze
Sikutta sikutta
By'osaba gwe byenkuwa nze
Nkuliyo naffuka musamaliya
Olimu ebirungi bingi
Sisobola nakukuleka
Amakula nga mangi girl friend
Girl friend
Buli kumakya njagala face yoo eyo
Nga njitunulako njagala face yoo eyo
Sagala obule gwe bwobulawo bintawanya mu bwongo
Njagala nkwambale nkwambale male nkujjule
Kankukwasse Katonda kuba yalina plan
Yamanyi ekiddako tondeka ndi kuminzani
Sikuttanze
Sikutta sikutta
Byolina ebyo byenjoya nze
Nkuliyo gali n'alujjegere
Sikuttanze
Sikutta sikutta
By'osaba gwe byenkuwa nze
Nkuliyo naffuka musamaliya
Oli special nkukuma ng'amatta
Tulinga bakikka yensonga tukwatagana
Ebitulemessa tulabire muli byona tubyewale
Tukume obwakabaka bwaffe teri awaguzza kubuyingirira
Sagala obule gwe bwobulawo bintawanya mu bwongo
Njagala nkwambale nkwambale male nkujjule
Kankukwasse Katonda kuba yalina plan
Yamanyi ekiddako tondeka ndi kuminzani
Sikuttanze
Byolina ebyo byenjoya
NZE