Omutima ft. GST Lyrics
- Genre:Soul
- Year of Release:2020
Lyrics
Akugoba yakuwa ekubo
Bambi mwebale mwena
Abangoba mwandaga ekubo
Sandirabye ono omulungi
Eyali yatondwa kulwange
Nze mpone eddobo
Mubyomukwano byali banfula bet
Nga naffuka munyago kwebakole check
Naye ono bweyajja bweyajja bweyajja
Kompadde omutiima kankweke eno ooho
Nkwagale ng'enkya atabewo
Kamwenyu mwenyu ako kwenalyanga
Nenzibya olunaku nga sevumye nsi
Kankusiibe kadali
Yegwe yegwe owange (let me cherish you)
Eyamanya nga nange sinaba kwemanya
Sinaba bulubji
Kati tuliwano tukuzza meffuga
Waguma nange baby tewadduka
Ai Ai Ai uuuu yeah
Olabira wala gwe towuguka
Paku paku no gwe tomagumaguka
Boona obakira Boona obakira
Kompadde omutiima kankweke eno ooho
Nkwagale ng'enkya atabewo
Kamwenyu mwenyu ako kwenalyanga
Nenzibya olunaku nga sevumye nsi
Embera bwegala oluggi yitta mudirisa
Tuli mukudduka bu chali bunemesa okuyisa
Nali neyiisa bulungi kati nasiwuka empissa
Bwekituka kugwenjagala nze siba nakisa
Nakutumira ababaka bankola bikyamu
Nga buli omu ayogera bibye bagala kunemessa
Kati nkutaddeko ekikomera mukwano
Sagala sagala kulaba yesesasesa
Kompadde omutiima kankweke eno ooho
Nkwagale ng'enkya atabewo
Kamwenyu mwenyu ako kwenalyanga
Nenzibya olunaku nga sevumye nsi
Kompadde omutiima kankweke eno ooho
Nkwagale ng'enkya atabewo
Kamwenyu mwenyu ako kwenalyanga
Nenzibya olunaku nga sevumye nsi