![Paka Bukadde](https://source.boomplaymusic.com/group10/M00/11/05/25fe37226ce2414393af5706faebc580H3000W3000_464_464.jpg)
Paka Bukadde Lyrics
- Genre:Soul
- Year of Release:2024
Lyrics
Paka Bukadde - NTAATE
...
uhmmaaaa
nze naawe
nzikiliriza mukwano oguwangala
gwe tutwata ne tutata
sikiriza nti buli olunakya
lunabamga lulungi gye tubeera
naye njagala nga kw'olwo
lumala nalw'era ne luvaawo
ojukiranga nti ndi muno paka bukadde
paka bukadde
nga envi zituyiise
nga ensusu zitukwebuse
ndi kulukuta naawe paka bukadde
paka bukadde
nga envi zituyiise
nga ensusu zitukwebuse kwebuse
ndi kulukuta naawe paka bukadde
paka bukadde
nga envi zituyiise
nga enkanyanya zigambye nti bwebudde
nze ndi kulukuta naawe paka bukadde
paka bukadde
nga amaanyi gatuwedde
nga wetuva era wetuda
nze ndi kulukuta naawe paka bukadde
era mu bukadde omwo
nga tulemwa enyama
ng'olwo amanyo gatuwedde mu kamwa
nze ndi kulukuta naawe paka bukadde