![NANGE NKWETAGA](https://source.boomplaymusic.com/group10/M00/11/09/e232fb4cdb074ed0bf5dcb2278b3f65e_464_464.jpg)
NANGE NKWETAGA Lyrics
- Genre:Gospel
- Year of Release:2021
Lyrics
NANGE NKWETAGA - NTAATE
...
NKWETAGA - NTAATE
Mukama Katonda nzize mumaaso go
Nga ngezaako okutegera gyonaaba bwebukeera ooooh
Lunaaba lwange oba lwa munaange?.....oooh
Oboneeka ddi Mukama eno ngotaanye aaah
Nsonyiwa bwemba njogeza bugwagwa
Bwekiiba kisoboka Mukama Tugattenga
Nga Bwoba nga Ewuuwo eyo gyotadde Omutwe gwo,
Mukama Katonda Ebigere bibe byange
Era Bwoba nga Ewuuwo eyo gyotadde Amatu go, Mukama Katonda Amaaso togagya eno
wewaawo galabeko ewange
Nange mba Nkwetaga
Okimamyi Nebwembisabba, notaampa inze ndisigala nkuyita Mukama, Mumaaso gange tolikyuuka
Olisiigala Katonda
Wabula Bwokeera nebukerera Omulala
Kibeere nga bwova eyo oyitangako ewange gyembera
Nsonyiwa bwemba mbyogeza bugwagwa
Bwekiiba kisoboka Mukama Otugattenga (Otugattengaaa)
Nga Bwoba nga Ewuuwo eyo gyotadde Omutwe gwo, Mukama Katonda Ebigere bibe byange
Era Bwoba nga Ewuuwo eyo gyotadde Amatu go, Mukama Katonda Amaaso togagya eno
Wewaawo galabeko ewange
Nange mba Nkwetaga
Bwoba nga Ewuuwo eyo gyotadde Omutwe gwo, Mukama Katonda Ebigere bibe byange (bibe byange)
Era Bwoba nga Ewuuwo eyo gyotadde Amatu go (ndowoozako), Mukama Katonda Amaaso togagya eno
Wewaawo galabeko ewange (gyembera), nange mba Nkwetaga (mba Nkwetaga)
Galabeko ewange, nange mba Nkwetaga (Nkwetaga)
NTAATE