![AWO](https://source.boomplaymusic.com/group10/M00/11/09/7a6738fb402f4e7da1f2fb7c3e0c7bc9_464_464.jpg)
AWO Lyrics
- Genre:Afrobeats
- Year of Release:2021
Lyrics
AWO - NTAATE
...
wenaswaarira , wenanyomebwa wanabuzibwa nti alivawa alinzija mweno enfuufu awooo weyantela omukisa
Bwebwakela ooh nga bwange era mukama teyateka Mukisa eri yaguteka awo webanvumila
mazima lwakela naluragira nti lwange era
Ebintu byakyuka emimwa jabangi yagisilisa
Nganvilideyo katonda bwebambuza nolwaleero njagala ndabe alina kyagamba
Awoooo weyanteela omukisa wakati wenyanja
awo masekati gembuyaga hoooo ye wewo
weyantela omukisa wakati wabangi benenyinyaza masekati webigambo hooo ye wewo weyantera omukisa
kati njagala olabe leero nti omukisa guva jjali
teli muntu alina kigambo kisobola menya Mukisa
guli bwebukeera nasiima nti lurwe era
ebintu bikyuka akintu kituuka nga ayingiddewo katonda omutegera ensi nensi zikyusa emitwe kululwo omu
awooo ooh weyantera omukisa wakati wenyanja
awooo masekati ge mbuyaga oooh ye wewo
weyantera omukisa wakati wabangi benenyin yaza nti nze weninya wesitaza hooo ye wewo weyantera omukisa