![AMULEESE](https://source.boomplaymusic.com/group10/M00/01/01/05ee60a793194c2e9898e8fd63fa22a5_464_464.jpg)
AMULEESE Lyrics
- Genre:Afrobeats
- Year of Release:2021
Lyrics
AMULEESE - NTAATE
...
Eeehh eeeh
Mukama akikoze neera..eeh eeh
Akikoze katondaaaaa....
Gy’emikolo gyeyansubiza.nga.....
Nali nga asaaga nga mugamba
Nti oba luliba lutya ...
Bwelunakya ng’obutebbe bategeka
Webanabusa...nga bakuba kubuuza nti oba nasuuze ntya aaah..
Nti ali atya omumbejja gwetutwala leerooooo..
Yasuze atya omwana w‘abalunji oyo kalalaaaa..
Nakanya kimu Nze kusaba nnyoooo
Nti ndulabeko olunaku luno gy’emikolo gino gyeyansubizanga...
*chorous
Amuleese omuntu gwe yansubizanga /gw’eyansubiiza nti alimumpa
Amuleese omuntu ow’ebilooto byange
Kandigidde kansanyuke kantende omutonzi wange ..gy’emikolo gino gye yansubizanga...2x
Bwalibwebuuti nga ndoota omwana omulangatira nga Ali awooo anoonye nze kalala omumbejja..
Kati labaayo lwe Mukunnganye kulwaffe olwaleero ooohhh gy’emikolo gino gye yansubizanga...
Chorous 2x
Kandigidde kansanyuke kantende omutonzi wange gy’emikolo gino gye yansubizangaaaaa
Ntaate....
Gyemikolo gino gye yansubizangaa