![Sikyakaba Rmx](https://source.boomplaymusic.com/group2/M00/58/10/rBEeM1ofqv2AZFi2AADICS55a5s534.jpg)
Sikyakaba Rmx Lyrics
- Genre:Afrobeats
- Year of Release:2017
Lyrics
Sikyakaba Rmx - Nince Henry
...
nana na himmmmm
uuuuuuuuuuuu
Nawonye obulumi bwembademuuu
Nebwembuka silina kutya
Nebwengwa manyi
Nti waliyo omuntu
mbade ntunula nabubiii
Nganabamu bwebambuza sibadamu
Nabalala bambukakooo
Bampitako tebanyegaaaa
wabula akayute kekiro ooo
Bwekakuluma nobudde tebukya
Nay'ebyakatoda yamanyi bwatetenkanya ebintubye
Obwomu bulumye nzee
Nga simanyi nti bulikya butii
Abaseka nebabunirakoo
Abanjogerela nabino bikomye
Sikyakaba obulumi mponye
Otuse nga musawo wange
Sikyanonya nfunye omulungi
Abade aseka ngalabye
Sikyakaba
Obulumi mponye
Atuse nga musawo wange
Sikyanonya nfunye omulungi
Abade aseka ngalabye
Bulikasanyusa kali kwoonooo
obugumikiriza nobukakamu
Omugonvuu atapapa bulikimu akikwata mpola ( akikwata mpola)
Abatugeya tabafako
Angamba nti baleke banasirika
Eranange bwentyo, byebogera sibiwulira
Angabako bwembera mbula
Nemubulumi tansulawooo
Ankwatako bwembera numwa Nangaba sorry sorry
Amasoge galinga enjuba aa
Atunula bulungi amema aa
Bwemba nkaba nasisira
Nebwenegomba ndabira bulabizi awoo
Sikyakaba obulumi mponye
Atuse nga musawo wange
Sikyanonya nfunye omulungi
Abade aseka ngalabye
Sikyakaba obulumi mponye
Atuse nga musawo wange
Sikyanonya nfunye omulungi
Abade aseka ngalabye
La-lala-la-la
Mpuli bulungi bwabera nange
Nebwesirya
Mbulwa notulo nsula ntunudde eehh
Ngasinamulaba (ngasinamulaba)
Nakyuka nnyo okava lweyatuka
Nasalawo nalonda ono nange
Ate naye yalonda nze
Abalala yabaleka awoo
Bulamu bwange nabuwa'onoo
Kabogere batya sirimusulaa
Ate naye yalayira atyo
Emberaze zinsanyusaa
Angambako bwembera mbula
nemubulumi tansulawooo
Ankwatako bwembera numwa
Nangamba sorry sorry
Amasoge galinga enjuba
Atunula bulungi amema
Bwemba nkaba nasisira
Nekyenegomba ndabira bulabizi awoo (ndabira bulabizi awo)
Sikyakaba obulumi mponye
Atuse nga musawo wange
Sikyanonya nfunye omulungi
Abade aseka ngalabye
Sikyakaba obulumi mponye
Otuse nga musawo wange
Sikyanonya nfunye omulungi
Abade aseka ngalabye
Sikyakaba obulumi mponye
On'atuse nga musawo wange
Sikyanonya nfunye omulungi
Abade aseka ngalabye
Sikyakaba obulumi mponye
ai eyeee eyeee
Sikyanonya nfunye omulungi.