![Taata W'omuntu](https://source.boomplaymusic.com/group1/M00/54/33/rBEeMloEUyqAOWIEAAC3y37GQck416.jpg)
Taata W'omuntu Lyrics
- Genre:Afrobeats
- Year of Release:2017
Lyrics
Taata W'omuntu - Nince Henry
...
kati kanjogele nange ekyange kyanumye obweda
kanyimbeyo nange oluyimba lwebatalyelabira, gwe wazalibwa wafuna emikwano kunsi olusi wakula wazala nabana era obimanyi,
abawana abalunji bamwe byemuwana mbela mbiwulira, naye waliyo omuntu omu kunsi abasinga gwe mubusa amaso
eyasima ekinya nasiga, yeyafukilira era yeyalandiza nga buli kimu nganenkuba wekuba ekuba oyo
Ngamba taata wo gwe(sebo) yakwagala nyo nyo(sebo) era mubulamu bwona taata womuntu*2
omubili nomutima gwona,amanyi ge amagezi kunsi yabiwela yo naye kinuma okubanga omusosola, omuntu eyakazananga ngajabela wabayo mubili gwoka ngabuli kyalowoza nomutima biliwaka kubantu be nze simanyi nabulamu webuba ngawenkwata esimu eyange nemukubilako ngatankwata obanga taliwo
omukwano mungi daddy gwakuwa era byebilungi kati byolina yeyanonya ekikumi nakuwa ogende osome, omukwano mungi daddy wakuwa era gwegumu naye gwoba omuwa gwe bameka bolaba mukama nabawa nebazala abalenzi
chorus
omuntu eyakelanga nagenda nanonyeza abantube (obulamu) nganewamala wabelawo alwadde omusajja teyebaka (taata watu) ebizibu e90 kuki100 yabyetika oyo gwolaba nga nolusi lwezibuze tasobola kuvewala *2