![Cinderella](https://source.boomplaymusic.com/group2/M00/58/10/rBEeM1ofqv2AZFi2AADICS55a5s534.jpg)
Cinderella Lyrics
- Genre:Afrobeats
- Year of Release:2017
Lyrics
Cinderella - Nince Henry
...
Nakeera nawankya ntambuza kagere ngenda mu city
Omanyi nsula ggaba, ntuuka ku yard nsanga Ono omwana
laba bwensala ekubo nekisala ekubo nakyo nekimpita
nekingamba mpaku hug
Nakulaba luli ku tv
Mwana gwe olin'akayimba
Sikyaaba kankuba
Nekingamba nawe bwotyo, Amaaso go ganzita
Nga banange omwana atukula, alina amaaso taala.
Ayogera ananagira
Nemubuuza erinya lye koye si si si... Cinderella
Sindamu... sindaloola
Aloola...hmmm ..ohmm
sinda sindaa
Cinderella ..... Cinderella
Sindamu ...... Sindaloola
Loola.... ohh
Sinda sindaa
Yambuzza erinya yo gwe ate, konze ly'oyagala ly'ompitta
Nambuzza owomerwa ki, konze ky'oyagala kyonompa
Nangamba offaayo wenkutwaalako ninayo ka pizza ewaka
Ohh...wenawulira ewaka konze maama lwaleero, ye leero nasanze ani
nemugamba tugende
Netugenda ng'anyumiza emboozi naye nga bambi ananagira
Okuva kwoolwo namwagala Cinderella omulungi nze anyonyogera
On'omwana yanyumira njogera nebwayatula erinya lye nti si si si Cinderella
Sindamu..... sindaloola
Aloola ......oohhh...ohhh sinda sindaa
Cinderella..... Cinderella
Sindamu ...... sindaloola
Aloola .....oohhh.....ohhh....sinda sindaa
Nabeera ng'awo nenumwa ng'olunaku welukya nebaza
Mukama alukeseza, olumala nensaaba ate aluwunzike
Ng'abalungi bangi bendaba, nga naye nabo sibesigga
Kumbe eriy'omulungi omwana wabantu...ohhh
........
Kati Ono ye Cinderella ....Oy'omwana Cinderella
Laba eriso bwalinyoola, Omwana sindaloola
Sembera eno kabiitte, omulungi Cinderella
Omwana ye Cinderella, Oy' omwana Cinderella
Labayo eriso bwalinyoola