![Mpola Nyo](https://source.boomplaymusic.com/group2/M00/58/10/rBEeM1ofqv2AZFi2AADICS55a5s534.jpg)
Mpola Nyo Lyrics
- Genre:Afrobeats
- Year of Release:2017
Lyrics
Mpola Nyo - Nince Henry
...
Ono yali yalayila okwagala omusajja ngamusanze ekilo, nadala mu ndongo zaffe nebwoba olina zi Benz mwenda
Anyumilwa omubali ela agendayo naye ye tebamulimbalimba, yabakoowa mbu beenzi ela ye nga tomusendasenda
Nyamba yenze asembayo koma kunze kale, nina love nze mbasingayo nemukuyimba ondaba
Nakontola awo wemanyila nti ndi ku muntu we'Kabale..
Mbamanyi obukambwe bwabwe naye nenguma konze mukwano mpelekelako paka wali kumulyango wokka wokka,
Kale yingila lwakili eddakika emu yokka yokka
Laba omwana watuula nendeeta oluboozi ela obudde yadayo bukedde
*chorus*
Omukyala bamukwata mpola nyo mpola mpola nyo, nowuwo omukwata nga mpola nyo nyo nyo mpola nyo
Omukyala bamukwata mpola nyo mpola mpola nyo
Nz'olaba nagonza omwana we'Kabale mpolampola nyo
Bibanyiza womukubila obugalo nomusiiyasiiya, ebintu ebyo babikowakowa, kubayisaamu maaso
Byakito nyo, abantu ababikola baba namaalomalo obuyisayisa obwekyalokyalo obwekiyaaye
Kinyuma wooba omusanze omubuzeeko, mugambe wooba otuuse ondowozeeko
(leero na luli bwotyo, loooveee love ng'eyo)x2
*chorus*
Nze owange wansaba sente muwa bambi simulumya nze,
Nenkya wansaba ezindi simubuuza zaaki zonna
Ate Waba anyize newangamba nja kusamba, ngonda lwakuba nkimanyi nti emese neweyekana ente
Leero neluli bwentyo loooveee love ng'eyo
Ela nzenno bwentyo loooveee love ng'eyo
Nze'la ebyange mbikwata mpola nyo mpola mpola nyo, nowuwo mukwate nga mpola nyo mpola nyo
Abantu abo babakwata mpola nyo mpola mpola nyo
Nz'olaba nagonza omwana w'ekabale mpola mpola nyo
Kwata mpola mpolampola nyo mpola mpola nyo mpolampola mpolampola nyo,mpola nyo
Abantu abo babakwata mpola nyo mpola mpola nyo
Omukyala bamukwata mpola nyo mpolampola nyo