![Kwata Omukono Gwange](https://source.boomplaymusic.com/group1/M00/57/D9/rBEeMloepICAP7VQAADF8BVCdGs231.jpg)
Kwata Omukono Gwange Lyrics
- Genre:Afrobeats
- Year of Release:2017
Lyrics
Kwata Omukono Gwange - Judith Babirye
...
instrumental
nalaba omubi. ng'alina okukira bye neetaaga.
emmeeme yange n'ekogga.
nga nfa ah ah ah, nga ntuuse okugwa. oh ...yesu kwata ah ah , omukono gwange. yesu kwata ah ah
kwata omukono gwange, (ummh nyweza taata) nnyweza ntuuse okugwa (oh oh oh) yesu kwata ah ah
kwata omukono gwange..(uuuhhmm) nneme, okuswaza erinnya lyo.
yesu kwataaa, kwata omukono gwange (oh nyweza taata) nnyweza, ntuuse okugwa (oh oh oh oh)
kwata omukono gwange. nneme, okuswaza erinnya lyo.
bwe natuuka wali, awatukuvu. ne ndaba enkomerero, ey'abo ababiiiiihi ddala nnatya nnyoo oh oh bwe nnalaba ebibabaako oh yesu kwata oomukono gwange. yesu kwata aaaa...(kwata), kwata omukono gwange (uuhmm taata nnyweza) nnyweza ntuuse okugwa ah ah kwata yesu. kwata ah ah omukono gwange, nneme okuswaza erinnya lyo.