![Yesu Amanyi](https://source.boomplaymusic.com/group1/M00/3F/D7/rBEeMVljgviAEWGbAAC2qN7aW2E125.jpg)
Yesu Amanyi Lyrics
- Genre:Afrobeats
- Year of Release:2017
Lyrics
Yesu Amanyi - Judith Babirye
...
.......
ohh ohhhooooo...
.....mmmmm.....
oh....oooh.....oh....
oh Ddala yesu amanyi
amanyi elinya lyange
simwesibako bwesibi
Ono amanyi elinya lyange
Ddala Yesu Amanyi
Amanyi elinya lyange
mumukwano omunji
Ampita, ampita elinya
Ohh....Ddala Yesu Amanyi nze
Amanyi elinya lyange
Simwesibako bwesibi nedda
ooh..Ono amanyi elinya lyange
Ddala yesu amanyi
amanyi elinya lyange
mumukwano omunji
ampita, ampita elinya
Ensi Eno etukoya
nga tunoonya okwagala
newabawo Oyo gwofilako, nga takuliko
No'omuyita amanya agasinga darling , honey
nayenga akudukabuddusi
ky'ova olaba njagala Yesu
kubanga nze anjagala
nwbwosilika abaawo
nebwokaaba takuleka
yemukwano afaayo mubuli mbeela Yesu abelawo
ngumyeee...Kati ekijja kijje....
kuba Yesu nze bwaba ampita ampita elinya
ohhhhh...
Ddala Yesu Amanyi nze
amanyi elinya lyange
simwesibako bwesibi nedda nze amanyi elinya lyange
Yesu Amanyi
amanyi elinya lyange
mumukwano omunji
bwampita ampita elinya
oh...
Yesu Amanyi
Amanyi elinya lyange
simwesibako bwesibi nedda
oohhh...
Amanyi elinya lyange
ddala Yesu Amanyi
amanyi elinya lyange
mumukwano omunji bwampita ampita elinya
..............
Nebwokwata esimu n'okuba
omuntu gwoyagala
Bamanyi okukyuka nabuuza
Ddala Ani Ono akuba
abange kiluma
kiluma
nga gwoyagala akusamba Eli
Naye Yesu abelawo abange tewali asobola
Nze Kati ngumye...silina kinantiisa nedda
Nina empologoma empambatila
omutima neguguma
......
Bwompita elinaya, ebizibu bigwaawo
kuba mpulira nga Nina omunene asinga abalala
ohhh....
Ddala Yesu Amanyi
amanyi elinya lyange
simwesibako bwesibi nedda nze
amanyi elinya lyange
Yesu Amanyi
Amanyi elinya lyange
mumukwano omunji bwampita ampita elinya
Tokaaba
Tosinda
Alikuyimusa nakujja munfufu nakutuza nabalangila
Alikujja kulubugo kwotudde nakutuza nabanene
kuba akumanyi
Elinya lyo Yesu alimanyi
Eeh..
Ampita munye ya liso lye
Ampita muzaana we
Ndi mukwano gwe
Ela ndi mwanawe
Ndagaa.....
Kiki ekilibawo mukwano
Omukwano gwenina bwaba ampita, ampita elinya
Yesu Amanyi
Amanyi elinya lyange
Nedda...
simwesibako bwesibi
Ono amanyi...
amanyi elinya lyange
mumukwano omunji nze bwaba ampita, ampita linya
k'obele majo
k'obele Paddy
k'obe babirye
k'obele Mukasa
k'obe John
k'obeUmar
Yesu akumanyi
...
Ggamba nti amanyi
Amanyi elinya lyange
mumukwano omunji bwampita ampita elinya
............