![Omusai Gwa Yesu](https://source.boomplaymusic.com/group2/M00/57/EB/rBEeM1oeqrCARjqgAADY8MODscA547.jpg)
Omusai Gwa Yesu Lyrics
- Genre:Afrobeats
- Year of Release:2017
Lyrics
Omusai Gwa Yesu - Judith Babirye
...
Eddembe lyenafuna gwali musayi .
okuganja kwenafuna gwali musayi omuwendo gwo bulamu gwali musayi .
omusayi gwa yesu gumala bweyafila musonyi nze nedaba ekyisa yiii omwana wakaabaka yandaga okwagala omusayi gweyayiwa gwamuwendo nyo gunaaza gumalawo buli bala omusayi gwa yesu gumala okunaza buli bala kanyinyike engoye mumusayi gwe silitya bwoli yita elinya lyange omusayi gwo yesu.omusaayi gwa yesu gumala okunaza buli bala kanyinyike ngoye mumusayi gwe silitya bwoli yita elinya lyange bweyagamba kiwedde nempoona amagombe bweyagamba basonyiwe nze nenfuna okusasasilwa yayogelela mubulumi lwakubanga anjagala oooo nakowola kitawe amunwenze mbe mulamu chorus........x2
gumala nga amagombe gasamye gumala ngatewali suubi kati nkowola omusayi gwayesu gemanyi ngaffe agobulokozi
chorus.....