![Osanide](https://source.boomplaymusic.com/group1/M00/57/D9/rBEeMloepLWAMKPDAADt6bVfi1Y956.jpg)
Osanide Lyrics
- Genre:Afrobeats
- Year of Release:2017
Lyrics
Osanide - Judith Babirye
...
Yisirayiri eri muddungu balumwa enyonta n'enjala
bakowola einnya lyo kitiibwa Kyo kyaka kunsi
Kitiibwa kyatula ku lwazi olutalina nsulo
banwa bona bakusinza nti osanidde Mukama
Osanidde Osanidde kitiibwa Kyo n'ettendo lyo
buli gwanga likusinza buli vvivi livunama
Tewali yakadiya lugoye tewali yazimba bigere
Mpagi y'omunyu ekiro era mpagi y'ekire emisana
Yeriko yali agalidwa nnyo ng'aliko bugwe munene
Kitiibwa Kyo kyaka kunsi bugwe yena yayika
Kitiibwa Kyo ekyadda nedda leka kike wano leero
Buli mbeera evuname erinnya lyo lisinzibwe