![Hossana](https://source.boomplaymusic.com/group2/M00/57/E8/rBEeNFoepCiANI-vAADF6y0JKk4924.jpg)
Hossana Lyrics
- Genre:Afrobeats
- Year of Release:2017
Lyrics
Hossana - Judith Babirye
...
Hossana
Hossana
Ani yawanguza Daudi
Mbuza ani?
Alwana n’entalo
Ddala ani?
Asetula ensozi
Oyo wagulu ennyo tumuyimusa
Ani? Atambuza abalema
Oooh Ani?
Alongosa omusayi
ooh ani?
Yaffa nazukira
Sebbo wagulu ennyo tumuyimusa
Hosanna Alleluia
Waffa era Nozukira!
Hosanna Alleluia
wagulu ennyo tumuyimusa
Hosanna Alleluia
Waffa era Nozukira!
Hosanna Alleluia
wagulu ennyo tumuyimusa
Ani ? Atereka enkuba!
Mbuzza ani? Yatereka orubarama lw’enyanja
Ddala ani? Alagira kibe ne kiba
Oyo wagulu ennyo tumuyimusa
Hosanna Alleluia
Waffa era Nozukira!
Hosanna Alleluia
wagulu ennyo tumuyimusa
Hosanna Alleluia
Waffa era Nozukira!
Hosanna Alleluia
wagulu ennyo tumuyimusa
Hossanaaaa
Hossanaaaa
Hooooo
Ooohooo
Tukuyimusa okusinga ensi,
Tukuyimusa okusinga byoona
Tukuyimusa okusinga Effeza ne’zabbu
Wagulu ennyo tukuyimusa
Tukuyimusa okusinga ensi,
Tukuyimusa okusinga byoona
Tukuyimusa okusinga Effeza ne’zabbu
Wagulu ennyo tukuyimusa
Hosanna Alleluia
Waffa era Nozukira!
Hosanna Alleluia
wagulu ennyo tumuyimusa
Eeeh osanidde etendo
Hosanna Alleluia
Waffa era Nozukira!
Hosanna Alleluia
wagulu ennyo tumuyimusa
Hosanna Alleluia
Waffa era Nozukira!
Hosanna Alleluia
wagulu ennyo tumuyimusa