![Yenze](https://source.boomplaymusic.com/group2/M00/57/E8/rBEeNFoeo3GATSt0AADAE1-at9A381.jpg)
Yenze Lyrics
- Genre:Afrobeats
- Year of Release:2017
Lyrics
Yenze - Judith Babirye
...
oooooooh oooooooh oooh ooh ooh
hmmmmm
Dala yenze nze gwe wali ononya
Mukubonabonakwo nze gwawali ononya
Ebitiibwa wabirina byona wabirina Eno ensi nokugula kwayo byona bibyo
Egulu walireka nofuka omuntu omwavu omunaku asembayo Bambi watambulanga walina ekyama Munda yo... yenze mukama gwe wali ononya
Nze yali ensonga okubonabonakwo yenze Mukama gwe wali ononya
tewaliyo nsonga ndala Yesu kubonabona yenze Mukama gwe wali ononya
Nebakukomerera agasumali agawanvu mubibatu byo nga tewali kusasira
mumazigago waliwo gwe wali ononya Mukama yenze eee nzuno gwe wali ononya
Yenze nze gwe wali ononya mukubonabona kwo nze yali ensonga ssebo yenze eeee Mukama gwe wali ononya nzuno nzize nze yali ensonga aaaaa