![Kulwange](https://source.boomplaymusic.com/group1/M00/57/D7/rBEeMloeoK2AT85AAADNhipVX78063.jpg)
Kulwange Lyrics
- Genre:Afrobeats
- Year of Release:2017
Lyrics
Kulwange - Judith Babirye
...
bakutwala nga endiiga ewo mubaazi.....
wasiirika so nga tewalina musango. ....
waganiibwa ekifo mubantu boo.. kulwange wafuuka ekikoolimo .. ....
wandiiyise bamalayiika okuyamba .... naye wamanya bwobayiita nga nze nffa....
newewaayo mu buluumi era munsonyi......
kulwange noo ffuuka ekikoliimo....
kulwange wafuuka ekikoliimo... noofa munsonyi ezitagambiika.... wafuuka saddaka eya mponya ...
omutima guguuno gukyuse... kulwange wafuuka ekikoliimo... noffa munsonyi ezitagambiika.... wafuuka saddaka eya mponya... obulamu bunuuno nsaba onkozese....
bavuuma.. bakuuba nebayambula(hmmm)...
omulungi songa tewalina kunenyezeebwa...
omutukuuvu owekisa owegonjebwa. .. waffa olibwerere. .. wafuuka ekivuume mpoone....
kulwange wafuuka ekikoliimo ... . noffa munsonyi ezitagambiika... wafuuka saddaka eya mponya ... omutima.. guguno ogukyuse. .. kulwange wafuuka ekikoliimo... .noffa munsonyi ezitagambiika... wafuuka saddaka eya mponya... obulamu bunuuno nsaba onkozese...
Katonda yatunuulira omwana wee... nga bakubye , kitaawe atoonya musaayi.. mubusungu eno ensi yali ajiziingako(hmm) naye esaala jeyakola yeyampoonya...
basonyiwe tebamanyi kyebakola tata... sonyiiwa tebamanyi byebakola.... basonyiwe tebamanyi kyebakola tata sonyiiwa tebamanyi kyebakola . ... .
kulwange..
kulwange wafuuka ekikoliimo.. .noffa munsonyi ezitagambiika... wafuuka.. saddaka eya mponya... omutima guguno gukyuse... kulwange wafuuka ekikoliimo .. noffa munsonyi ezitagambiika... wafuuka saddaka eya mponya... obulamu bunuuno nsaba onkozese... kulwange wafuuka ekikoliimo. . noffa munsonyi ezitagambiika. . wafuuka saddaka eya mponya........