Loading...

Download
  • Genre:Afrobeats
  • Year of Release:2017

Lyrics

Ebinyumu Ebyaffe - Elly Wamala

...

Twalyako byetwalya ebyasigalira bya bamusayi muto.


Agaanira ku sogolero enkindo zinamubuna


Mwana gwe nga twakyakala, atakyakala


Oyo kikwangala.


Ku mulembe ogwaffe gwe twabererako ba musayi muto.


Gwe nga oyonka bere sina kindi tonazalibwa.


Ebinyumu nga webili Fe basajja ebimuli bya Kampala.


Twali balunji naffe, ebyenyi byaffe lwakutaguka.


Twali bato, twalina obususu kabiri ka Lili.


Twali balamu bulunji kubanga e mulago edagala lyaliyo.

Twali basajja abali bagala endongo.


nze nga njagala nyo endogo, sanyu lyange lyandi mundongo.


Abalala zakunywa mu mwenge nze nga nsonda sakidongo.


(Chorus)


Mwana gwe nze sikutendera ebinyumu ebyafe byali wala.


ahaa ha ah ahaaa


(kukyakala kupepeya dudigida kubibya kusanyuka kuloola kukesa budde)


(mwana gwe)


(Kwali kuzina nokukyakala ekitegeza temwakola nga?)


Twali bakozi totuzanyisa, twali bakozi nyo nyo Dala.


(Nemukazi wo bwe wabanga okyakala wabangawo lwewa mutwala nga!)


Nali muwulu nalwawo okuwasa aba lejaleja baneyinuzanga.




Twalinawo Suzaana nkubulire nga abantu bagalayo.


Wali bandi mwali omukongo akomonta okugwana.


Twalinawo Laquenta, eyono nga bamuswangali tutyayo


Yali yabazungu na-baganda abali benkanamu


kyenava nsenga e mengo

New life nenjilira awalala


Munda nga Yona atemagana, elunjiya nomubi!


Wali music awooma


bye bakubanga nga byakikugu nyo nga gyobeera nti oba tuli mitala


Mu Latin Americaaa


Nga bakuba nyo


Kalipso ezayagalwanga abantu mu Kampala.


Eza Bella Fonte ne Lord Chicanaaa

Kyekyoo


Nebakonkona endongo mukelele natuuka nokumwenya.


Abafumbo nga banji Bali omwo abakeseza nga yo.


(Chorus)


Mwana gwe ze sikutendera ebinyumu ebyafe byali mawa


ahaa ahaha haa



(Kukyakala kupepeya dudigida kubibya kusanyuka kuloola kukesa budde)


Eh hhmm


Kwali kuzina nokukyakala ekitegeza temwakola nga?)


Twali bakozi totuzanyisa, twali bakozi twakola nga.


(Nemukazi wo bwe wabanga okyakala wabangawo lwewa mutwala nga!)


Nali muwulu nalwawo okuwasa aba lejaleja baneyinuzanga.


Naba nga nyo smart era Eno endabada gyenabanga mu.


Ezo muyonani eweli engulu


Norman Cinema


Yali nga taseera baavu ate no nga buli musono gwaliyo.


Eyo-owakabina neyange muselebende!!


Eno gyenabanga mu noweeka afumba mweyanegombera.


Lutaaya nga ye dobbi wange eyali ajindabililira.


Omujiji ogwaffe gwazina


sigano gakugwilana gaali mazina mazungu Dala nga osooka kutendekebwa.


Abangu okuyiga bayiga abakakanyala

amagulu negalema.


Bwegakulema nga nosigala nga okutunulira.


Bano bakafulu nga bwebabyinyaa nata Ono nakwata omulala.


olulala bwoba okyatunula nga badukira nowuwo.


(chorus)



Mwana gwe ze sikutendera omujiji ogwafe gwakyakala


ahaa ahaha haa


(Kukyakala kupepeya dudigida kubibya kusanyuka kuloola kukesa budde)


(Kwali kuzina nokukyakala ekitegeza temwakola nga?)


Twali bakozi totuzanyisa, twali bakozi nyo nyo Dala


(Nemukazi wo bwe wabanga okyakala wabangawo lwewa mutwala nga!)



Nali muwulu nalwawo okuwasa aba lejaleja banyinula nga.


Nenabanga nemedwa okuzina nakola ntya okwesanyusa.


Otulanga awo notunulira abagamanyi nga bezinira!



(Kukyakala kupepeya dudigida kubibya kusanyuka kuloola kukesa budde!!)


ha ha



(Kwali kuzina nokukyakala ekitegeza temwakola nga?)


Twali bakozi totuzanyisa, twali bakozi nyo nyo Dala.


(Nemukazi wo bwe wabanga okyakala wabangawo lwewa mutwala nga!)


Nali muwulu nga sinaba kuwasa aba lejaleja baneyinuza.


(Bwekyabanga nemedwa okuzina nakola ntya okwesanyusa.)


Nywanga biiyaa notunulira........

+

      -   or   -

      -   or   -

      NG +234

          Please Select A Playlist

          Add New Playlist

          Share on

          Embed: Love & Light EP

          Custom Size :

          • Default
          • Desktop(300*600)
          • Mobile(300*250)

          Type :

          • HTML/HTML5 (WordPress Supported)
          Get Boomplay Premium
          for
          Payment Method
          Pay With
            Review and pay
            Order Date
            Payment Method
            Due Today
            Flutterwave
              Subscription Successful

              Congratulations! You have successfully activated Boomplay 1 Month Premium.

              Now you have access to all the features of Boomplay App.
              Payment Failed

              Please check your balance and then try again.

              You'll lose your subscription if we don't have a working payment method for your account, so please check your payment details.
              Need help? Contact Boomplay Subscription Support.
              Payment Processing...
              10 s

              Payment is being processed by . Please wait while the order is being comfirmed.

              Payment Processing
              Your order is processing, and it may take up to a few days for the service provider to handle your payment. Please kindly stay tuned and check your order status in ‘User Center’.
              About Order Status