![Movia [Kafeero]](https://source.boomplaymusic.com/group10/M00/06/07/07bdef46722e4f158cd360a7cbf9f967_464_464.jpg)
Movia [Kafeero]
- Genre:Pop
- Year of Release:2023
This song is not currently available in your region.
Lyrics
Movia [Kafeero] - Paul Kafeero
...
......ππ..Ate bino byadugalidde nze bukyanga nfuna esanyuu mikwano gyange buno sibulimba siyinà ddembe oohhh...
Ebyensi byadugalidde nze bukyanga nfuna esanyuu mikwano gyange buno sibulimba siyinà ddembe oohhh.. Mazigategarirwa nyo mubantu aba kusunga yenjoro naye ne wensiba omutima me sanga nfesa eraaa..
Munsi okuvamu sanditidde naye ne movia antanye nga Ani ayinza okumbuganna nve mukyoberaaa no'busonga obutalimu obutwarange kikulu nga'te wempimamu nze nkiraba siyinà musango nyooooo.. Nafuba nenkuwa esanyu lyange nenkusa mu kava nga gwe manyi omulunji Teri kunsi akunukiriza tewaba nga wariwo abakukyusa ebikemo nkumu kuba buli gwambuza bwatyo bwatera okubigeresa ohhoo..
Sinazula josangibwa ate namba yo ekikulu yangwako ye tobanga yankadiya osuse obutanambula... sinazula josangibwaaa oo ate namba yo ekikulu yangwako ye tobanga yankadiya osuse obutanambula.
Movia kankugambe nange ebindaza ye'njorooo.. obwomu bunuma nga bulwadde naye kyi onvavamu.. Movia kankugambe nange ebindaza ye'nkumu obwomu bunuma nga bulwadde naye kyi onvavamu.. jukira no'lumu nakutuza byenagamba yenkumuuu twayawukanña ndowoza omatidde kyikyendaza... Lwakyi oyagala ondaze gwe'yankyayisa enkumu wembula ayinza okumpanna kikuwa eddembe muli.. oba nga esanyu lyo naku yange sikitidde ko'njeze bulikya no'manya abakuwubya bwebatari mirembe naabooo lwakyi ompimisa amaaso binno ndibiwamu byonkomya no'kulajanira tarikukyoriko Offa miswalo woo.. wo'banga eyo yenamulayeyo wekubidde munsala nze eyali akuwa ekitibwa lwakyi onkyawa yeeee.. Sinazula josangibwaaa ate enamba yo ekikulu yangwako ye tobanga yankadiya osuse obutanambula x2
Similar Songs
More from Paul Kafeero
Listen to Paul Kafeero Movia [Kafeero] MP3 song. Movia [Kafeero] song from album Abakazi Okuwasa is released in 2023. The duration of song is 00:09:26. The song is sung by Paul Kafeero.
Related Tags: Movia [Kafeero], Movia [Kafeero] song, Movia [Kafeero] MP3 song, Movia [Kafeero] MP3, download Movia [Kafeero] song, Movia [Kafeero] song, Abakazi Okuwasa Movia [Kafeero] song, Movia [Kafeero] song by Paul Kafeero, Movia [Kafeero] song download, download Movia [Kafeero] MP3 song
Comments (2)
New Comments(2)
Saxon air conditioners
Alawi Breten
thank you
bakube obasobola salongo.....