Namuganyi Rmx Lyrics
- Genre:Afrobeats
- Year of Release:2017
Lyrics
Namuganyi Rmx - Elly Wamala
...
Nga sinaba nawe ngomukyala
nkakasa Namuganyi;
Ngamba nti tolindekawo;
Bwendiba ngudde nga silina sente,
oliba nange noguma,
Ngamba nga sinagenda waala;
Oliguma nange obutandekanga emirembe ne emirembe,
nkakasa Namuganyi;
Bwendiba ngudde nga silina sente,
oliba nange noguma,
ngamba nga sinagenda waala;
Bwoliba ozudde asinga kunze, omuggaga ngasikiliza
ngamba nti tolimukiliza
Ndine emikwano
ndi musajja ayaniliza abagenyi ababulingeli. Abamu bami abamu bakyala abenkula yoona, Ngamba nti Tolifuka kilala;
Okunywa akabidde, nywako wabula
nywe ekisanidde ekitebeleka.
Bwemba nkanywede ngakantabidde ngambokola ngansamba,
nawe sikulwa ndikusamba.
Sibulilunkau Namu, wabula lumu na luma lwekibawo,
bwembankusambye bwendaba okaba ngansilisa ngansisitila
nti sole bambi
Bwendiba nganbye ngenda mu bar nywe nkuleke eka ngokum'enju,
ngamba nti tolijivamu;
Nin'obusungu ntel'osusi okumala genyiiza, nganti onansesanga.
Bwolib'olwawo nebakugamba nti omuwalu gundi mwagala,
byon'onobigumilanga,
bwendibangudde nga silina sente nkakasa nti tolindekawo;
ngamba nga sinagendawala.
Jukila omuggaga Ssendege alina lupiya ezilinga amayinja,
bwaliba akukwana okukundesa nze, olimugana nti NO,
gyawo sitani.
Oja kunimba ntibyoon'onobigumila ovaw'onefukile nze,
Oja kunimba ntibyoon'onobigumila ovaw'onefukile nze.
Ensong'enkumbuziza ngyagal'okumanya amaziima
Oja kunimba ntibyoon'onobigumila ovaw'onefukile nze,
Oja kunimba ntibyoon'onobigumila ovaw'onefukile nze.
Ensong'enkumbuziza ngyagal'okumanya amaziima,
Darli Namuganyi
Ensong'enkumbuziza ngyagal'okumanya, okumanya amaziima
Ensong'enkumbuziza ngyagal'okumanya, okumanya amaziima
Ensong'enkumbuziza ngyagal'okumanya, okumanya amaziima
Ensong'enkumbuziza ngyagal'okumanya, okumanya amaziima