Akafe Che Lyrics
- Genre:Afropop
- Year of Release:2021
Lyrics
Akafe Che - Rema namakula
...
Nessim pan production
VERSE 1
Omanyi bulikimu kyabala munze
lino taka jimu kwosigga
nabala amatooke ndiko namayuni
ndi musiri gwa fenne nemboga
nze mama yansimba nomuddo nakoola Kati buulikimu kyaabala
yansensula amatabi nobukoola
ebijumusa nabyo byanogga
yafukirira bulungi ngekyeya kisuse
akasana kaleme okunjokya
yankuza natuka okumulisa
nga buli kyensaako Kiri mu mirenga
CHORUS
Nina binji byotanalaba
Nina binji ebyekwese mundeyo
nze ekabantendeka najula akafeche
annhhh
Nina binji byotanalaba gwe
Nina binji ebyekwese mundeyo
nze eka bantendeka najula akafeche
VERSE 2
Nkirako okulya akajaaja
Kachayi akawoomu akasinga
akakujamu akawewo kulikenga
nze mama yanyonsa bulungi
bukitundu kunze kirimukifo kyakyo
nalukibwa kalandani nsansa kumugogwa
luwombo lwenkoko lwagalwa
naye tonywera ngako byotonywa
otunulangakunze hani stress eteregende
nawulirako kubakawoomera
kunze kwolikoma nowola
ndi kubika laavu ebikonto bisibe mukaveera hahaaa
CHORUS
Nina binji byotanalaba
Nina binji ebyekwese mundeyo
nze ekabantendeka najula akafeche
nnnhhh
Nina binji byotanalaba gwe
binji ebyekwese mundeyo
nze eka bantendeka najula akafeche
Nina binji byotanalaba
binji ebyekwese mundeeno
nze ekabantendeka najula akafeche