Lean On Me Lyrics
- Genre:Afropop
- Year of Release:2021
Lyrics
Lean On Me - Rema Namakula
...
Hmmmm kunze kunze anhaaaa...
Tuba nabantu abatwagala banji
Bamanyi nokwetema ebinyo ebitasoboka
Oli nomusanga nomubuuza ki ekyaabawo
nga takunyega
Eyali akukubilangako buli lunaku
Nga lwotajikubye webikoma
Wakuyamba nakwata byemwogera
Ngowulikika nga akajanja akawuliliza
Ngakugamba waligwa wendigwaaaa
Kyolilya kyendilya
kitegeeza...Bali newebalikuvaamu nze ndibaawo totya nga beibe...
Lean on me
I’ll never ever ever let u down
Count on me
Bali newebaligenda nze ndibaawo
*2
Waberawo omumtu akwagala kumutima oyo yenzee
Newebambuuza ekikunjagazambagamba wenesanga
nkiwuira buwulizi muli munze
Kwegamba ndi addicted kugwe
Newebakukonjera kale ebigambo nga binjiiiii
Nkiwulira buwulizi
Mbiwulira nendeka
Kati mumikwano mbala
A balala newebaba nga bagenze tofaayo
Ohhhhhhh ohhhhh nze munowo wendi
(Ohhhh lean on )
Lean on me
I’ll never ever ever let u down (kunze)
Count on me bali newebaligenda nzendibaawo
*2
................……
Nasigninga kumutima ne bwoleta munye siltyekyuusa ohhhh ohhhh
(Ohhhhh balinebwebaligenda nze ndibaawo)
Bwekaba kalulu olina kange bali nebwebatakuwaaa ehhhhh ehhh
(Ohhhhh balinebwebaligenda nze ndibaawo)
Nga emyaaka jituludde ndi koota koota naawe eihhh ehhh
(Ohhhhh balinebwebaligenda nze ndibaawo) Kati njagala bwobeleyo okimanye nti eno eliyo akwagala ahh
(Ohhhhh balinebwebaligenda nze ndibaawo)
Ohhhh lean on me
Lean on me
I’ll never ever ever let u down (kunze)
Count on me bali newebaligenda nzendibaawo
Lean on me
I’ll never ever ever let u down (kunze)
Count on me bali newebaligenda nzendibaawo
Lean on me
I’ll never ever ever let u down (kunze)
Count on me bali newebaligenda
nzendibaawo
Lean on me
I’ll never ever ever let u down (kunze)
Kuba nze kutegeera munange
Count on me bali newebaligenda
nzendibaawo
Lean on me
I’ll never ever ever let u down (kunze)
Count on me bali newebaligenda nzendibaawo
Lean on me
I’ll never ever ever let u down (kunze)
Count on me bali newebaligenda nzendibaawo