![Banyabo](https://source.boomplaymusic.com/group10/M00/07/16/c7e0bd40d90f4573a5dab8560430cc2d.jpg)
Banyabo Lyrics
- Genre:Afropop
- Year of Release:2021
Lyrics
Banyabo - Rema Namakula
...
azuukuka mu nkoko akeera nnyo maama akola akoowa nnyo alina okulabilira abato Abato school fees okusoma N'ebitabo oluusi tebarina Nga nekyokulya okukifuna baguba yatetenkanya yayiiya ebyensula kko nebyokulya omukyala basirika baguma banyigirizibwa naye bakola independent woman african woman Eh aha omukyala singa si mukyala ( singa saasoma) singa (saayiga) singa si maama we ( singa saakula) singa singa si mukyala ( singa saasoma) singa (saayiga) singa si maama we (singa saakula) singa Teebereza ngali lubuto akabanga kawanvu ku hospital nganezirinnyawo tazirina natambulawo sinakindi azaalidde ku kkubo nga tewali ayamba naguma ye nnyabo ( nnyabo) baguma bagumira bingi ( ba nnyabo) olugendo lwokukuza omwana nga luwanvu ( nnyabo) baguma (nnyabo) banyikivu ( nnyabo) bakola be bakyala singa singa singa singaaaaa maama we (singa saasoma) (singa saayiga) singa si maama we singa saakula singa singa si mukyala singa (saayiga) singa si maama we singa (saakula) singa singa (singa saayiga) singa si maama we singa (singa saakula) singa maama ma mama yeeh leee leee maama maama alenga muwogo ku nguudo tufune school fees noluusi akomawa nga tafunye yadde, nnyabo ebyewaka byonna yabimala okwambala saako neddwaliro maama anyiikira nnyo nnyo she so hard working And mankind she is a woman of integrity A mother Omukyala my mama Your'e ma star singa simukyala (singa saasoma) (singa saayiga) (singa saakula) singa si mama (singa saakula) mama mama mama source : mayahash