Nyamba Lyrics
- Genre:Gospel
- Year of Release:2021
Lyrics
Nyamba - Twina Herbert
...
yamba_Twina herbert
Ba'tandika banji olugendo lwo'lokozi luno abana ba Mukama
bwali bujulizi bwenyini Mukama enjengele yali azikutude ehiiiiye
basanyukila wamu ba yimbila wamu oluyimba lwa mukama
Katonda lwe yasubiza okununula abantube yali akikoze naye nno mama
Olugendo lwali luwanvu ,ebisoomooza biinji ba'tambula tebatuka kyoka Bali mudungu
edungu elyo edungu silyangu
Teba mazi ebisomoza binji
bamaliliza begomba ekomela mwe baava awali amazi
Nze nyambaaah nyimbe nta nyamba nsinze Yesu mbeke mukifuba Kyo oooo nyamba
ntambule nawe nyambampumulile mugwe Yesu nfunira ekifo mu mutima gwo ooo
Twatandika banji olugendo'lwobuweleza luno abana ba mukama bwali bujulizi bwenyini Mukama enjegere yali azikutude ehiiiiye
Twasanyukila wamu ,twayimbila wamu oluyimba lwa Mukama ,Katonda bwe yasubiza okununula abantube yali akikoze
Naye nno mama olugendo lwali luwanvu ,ebisomooza biinji tuweleza munsi eno enzibu ne'bikemo webili eeeh
no'weleeezaaa Mukama nga tolina na mwaami,mazima no'weleezaa Mukama nge'nyumba ba kubaanja bamaliliza begomba ekomela mwe baali awali amazi abalala ba'maliliza be'gomba ebye'nsi je bava awali ensimbi
Nze nnyamba nyimbe nnyamba nsinze nga Yesu mbele nga mukifuba kyo oooooo
nnyamba ntambule nawe nnyamba mpumulile mugwe Yesu nfunira ekifo mu mutima gwo ooo
Laba abantu be walokola ,abantu bewayamba luliii bakuvakoo
Belabila batyaaa omukono gwa Mukaamaa?
Abantu be wafililila be wanunula baakuvakoooo belabila batyaaa omukono gwa Mukaamaa?
Bamaliliza be'gomba ekomela mwe baava awali amazi Nze nyambaaaaha nyimbe nga nyamba nsinze nga Yesu mbelenga mukifuba kyo,ooo
Nyamba ntambule nawe nyamba mpumulile mugwe Yesu nfunile'kifo mu mutima gwo,ooo (2)
YESU NFUNIR'EKIFO MUMUTIMA GWO'OOOOH.