Bakulungamu kyi Lyrics
- Genre:Others
- Year of Release:2025
Lyrics
Babie mukwagala akusinga Munsi ani
Omukwano gwo tegupimwa Ku minzani
Muvitamin osinga nesalad
Mubukumi osinga ne Garage
Wankuba osinga me waragi
Gwatanyinga oliwa colour
Nze newunya Oyo Alitwawukanya Alivawa ye Ani
Kuba nebwokwata akambe Noyuzayuza simuleka Nganyi
Gwe wakutula cable abalala Pado
Musana Ku fun
Ogwanira Entebbe mwana Wa sebbo
Batoto Ku pani
Bakulungamukix
(omukwano gwo nga Guwomerera)
Walai owomerera Bakubumba muki (wotali Mba nyongobera)
Kati mbulira bwobanga Tonjagare mbireke
Bwemba nga njogera nyo Nsirike
Bwoba nga tonkwale Mbipowe uh
Owomerera nga sukali gulu Uhmmmm
Lwoja ewange sekukulu Uhmmm
Kumukwano gwo MPA Nkoko nkulu
Ontambuzanyo paka gulu
Nemunzikiza omulisa
Ogata ogabiza
Tolowooza nti njubisa
Sinakindi njubisa
Yo ma simbalala
Bulikyoyagala twala u make Mi sing ulala
Nemunzikiza omulisa
Ogata ogabiza
Tolowooza nti njubisa
Sinakindi njubisa