Speed yeeyo Lyrics
- Genre:Others
- Year of Release:2025
Lyrics
Eeeeeh, speed yeeyoo, Eeeeh
Mwana gwe kyotankole
Nkoze bingi olwokubeera Gwe
Ntandisse nogula engoye Empya era otere ondabe
Oli omu weka nze Silyekyusa
Ebiganye nga ntereza
Mubyamapenzi ono Yeekansa
Omukwano gwo guntujja Nga ntunuka
Gumeze nze nemye osituka
Bukya otabula Otabuddemuka
Yo so fine yo sooo fine
(speed yeeyo)
Nyumirwa byonvuga bby I Go fall in loveee
Engeri jonvuga njagala mbe Nawe all time
Omukwano gwowana Gwandaze nsaba Tokendeeza
Nze nyumirwa nyo bino Byonvuze nsaba Tokendeeza
Nga tuli babiri bali mbalaba Bulabi
Mukusa takomba nva Zabari
Nkoko nkulu mutera Mubakuli
Ono bby nze yeyamponya Bukyali
Ndiwuwo nvuga
Gwetisangika
Tobitandika love egenda Kunzita
Tokyankuba kati onsuna Nga guitor
Abaali batugeya kati Batwesega
Baibe
Ur the reason why I smile
Not the reason why I cry
Ur the reason why I love Baibie
Omukwano gwo guntujja Nga ntunuka
Gumeze nze nemye osituka
Bukya otabula Otabuddemuka
Yo so fine yo sooo fine
Ndiwuwo nvuga
Gwetisangika
Tobitandika love egenda Kunzita
Tokyankuba kati onsuna Nga guitor
Abaali batugeya kati Batwesega
Baibe