Musono Lyrics
- Genre:Others
- Year of Release:2025
Lyrics
Obasinze nyooo baibe Ekitibwa okigwana
Onyiridde nyoo tokuyita Okukiina..eeeh
Kati nkulinda kakibeki Manya yegwe munange
Empisa nendabika Tanswaza kwanjula Mbanange
Newengezako okwekaza
Omala nonkwekula
Omukwano gwo gundalula Era olusi njagala kuleka
Manya yegwe kalila kange
Byebagamba kati sengejja
Oli omu nantasangika Sigerageranya kwabo Abasooka
Gwe obakubya musono
Ndibaawo nebwoliba Ofuna ntoono
Oli wambala abakusinga Baafadda
Abakwenkana baakota Mubiri
Abakuzuganya Baakoga..yeahhh
Mpulira bubi lwoludewo Okudda
Mbamukubo nga nindirira
Nga ntyanyo okuba
Kati omukwano gumpe Tonseera
Wamala kyova olaba Nkwewa
Nze nafuuka mulongowo
Kubanga akunyiiza gwe Nkyawa
Nzenadawani atali gwe
Guno omutima baali baguta
Kati ebintu byakyuka kyo Ekituufu dala wantuuka
Kati nkulinda kakibeki Manya yegwe munange
Empisa nendabika Tanswaza kwanjula Mbanange
Oli wambala abakusinga Baafadda
Abakwenkana baakota Mubiri
Abakuzuganya Baakoga..yeahhh
Mpulira bubi lwoludewo Okudda
Mbamukubo nga nindirira
Nga ntyanyo okuba
Chorus