![Olunaku Luno](https://source.boomplaymusic.com/group1/M00/58/01/rBEeMVoftZ2AFCZIAADkzbbGODs132.jpg)
Olunaku Luno Lyrics
- Genre:Afrobeats
- Year of Release:2017
Lyrics
Olunaku Luno - Silver Kyagulanyi
...
Oyo gwenjogelako mukama
Ebyange byona abimanyi
Abalunji nababi abalaba
nabalabe nange nabo abalaba
Yeyatonda byona yabiguga
kabube obulamu yabupima
Yalukeseza neluno
Kuba nsimye mbele omulamu
Ooh mukama onkumye nyo mukama
Naluno olukedde olunaku
Lubenga lwadembe lamula
Olunakuluno oo
Ndutade mumikono gyo mukama
Nsaba olungamye amakubo
Mukama lero onkulembele
Sumulula omukisa gubbe Nange
Ne bemanja bansasule
Nange nsaba ompe amagezi
Sulemani gewamuwa
Buli kyenkwatako mukama
Mpomykisa nkiganyulwe
Nebisela byemala ngankola
Ngamba nsobole okuffuna
Emitego gyasitani enkulu
Gyone gimbusse
Obukumi kubulamu bwange
Ne kubintu byange mukama bimpe
Obukumi kumaka gange nekubazadde nange bumpe
Obukumi kumikwano jyange nemilimu
byange mukama bimpe
Olunakuluno oo
Ndutade mumikono gyo mukama
Nsaba olungamye amakubo
Mukama lero onkulembele
Sumulula omukisa gubbe Nange
Ne bemanja bansasule
Nange nsaba ompe amagezi
Sulemani gewamuwa
Nsazamu ebiloto byendota
Bwebiba ebikyamu
Emizimu gyabo abaffa
Ela najyo njisazamu
Nsazamu ebikolimo ne ddogo
Nsazamu ebisulo
Nyambala omusayi gwayesu Kuba lwazi
Olunakuluno oo
Ndutade mumikono gyo mukama
Nsaba olungamye amakubo
Mukama lero onkulembele
Sumulula omukisa gubbe Nange
Ne bemanja bansasule
Nange nsaba ompe amagezi
Sulemani gewamuwa