![Nesiga Mukama](https://source.boomplaymusic.com/group1/M00/58/01/rBEeMVoftZ2AFCZIAADkzbbGODs132.jpg)
Nesiga Mukama Lyrics
- Genre:Afrobeats
- Year of Release:2017
Lyrics
Nesiga Mukama - Silver Kyagulanyi
...
Nesiga Mukama
kale abantu banakola ki?
Nesiga Katonda wange.....
abo mubiri banakola ki?
bamala bisela abanumba
nze sisobola kugwa
kakibalume
kuba Mukama ate akyamusa.
omutwe ogwa tondebwa okwabala engule
tegusobola,teguyiza kujisubwa
gwe nebwokola fitina
nebwokola obujja
bwaba Katonda yagabye kiba kiwedde
enjalo eza tondebwa okwabala zaabu
tekisoboka teziyinza kukilemwa
nebwokolima oba omala bisela
bwaba Katonda bweyagela
ela bwekiba
Nesiga Mukama
kale abantu banakola ki?
Nesiga Katonda wange.....
abo mubiri banakola ki?
bamala bisela abanumba
nze sisobola kugwa
kakibalume
kuba Mukama ate akyamusa.
Ekisa kya Mukama
bwekiba ku muntu
tosobola toyiza kumulwanyisa
nebwokigeza.......
oli tuka nokowa
bwa Katonda amumanyi
tasobola kugwa
Omuntu eyatondebwa nga aliba mugaga
tasobola toyiza kumulemya
nebwomunyaga kale nebwo mubba
bwaba Katonda yeyamuwa ela bilidda.
Nesiga Mukama
kale abantu banakola ki?
Nesiga Katonda wange.....
abo mubiri banakola ki?
bamala bisela abanumba
nze sisobola kugwa
kakibalume
kuba Mukama ate akyamusa.
Erinya elya tondebwa
nga liliba lyamanyi
tasobola toyiza kulyonona
nebwokigeza....
alituka noswala
nga byokola ligwe
byogela kulinyweza
enkola Ya Mukama
yewuyisa.......
gwoyagaliza akabi
ye gwawa omukisa
otega nemiteggo
Mukama nategulula
kuba yagamba
nti:ekigele kyange tekyesitale ku kijja
Nesiga Mukama
kale abantu banakola ki?
Nesiga Katonda wange.....
abo mubiri banakola ki?
bamala bisela abanumba
nze sisobola kugwa
kakibalume
kuba Mukama ate akyamusa.
Nesiga Mukama
kale abantu banakola ki?
Nesiga Katonda wange.....
abo mubiri banakola ki?
bamala bisela abanumba
nze sisobola kugwa
kakibalume
kuba Mukama ate akyamusa.