![Tondeka Mukama](https://source.boomplaymusic.com/group1/M00/56/E7/rBEeMVoX9OKAJMQvAAC7i6OMkPA620.jpg)
Tondeka Mukama Lyrics
- Genre:Afrobeats
- Year of Release:2017
Lyrics
Tondeka Mukama - Sylver Kyagulanyi
...
ndi muddungu bwendaba ebyange nga byesibye ooh
na buli gwe mbulila ebizibu byange tewaliyo anyamba
laba nsigaza katonda wange kuba ye yeyantonda
oba yawonya Hannah obugumba nange ka ngume
tondeka tondeka mukama gwe suubilyange ngumide kukigambo Kyo kyekinamponya
laba bwentambula bwenti mukisikilize ekyolumbe
mukama eyawonya Daniel empologoma nange mponya
nonya nonya ,tonkweka maasogo, nkunonya nkunonya ndaga omukwanogwo nange
njagalaa nange njagalaa nkwate ku munagilo gwo ela gwe Eno ekulukuta yesu leelo ekome.