Kangende Nono Lyrics
- Genre:Soul
- Year of Release:2011
Lyrics
Kangende Noono eyerekereza buli kyimu okumpa e sanyu
Kangende Noono gwe nzudee nti yalina empiisa
Nze ngenze noono
Anddabirira nga ate buli kamu akampaa
Kangende Kangende Noono Ye wange
Kangende Kangende Noono gwe njagala
Nze mpisse mubiti e bya love bingi
Ndabye abeyagala banji naye nga simanyi nti
Ndifuna anjagala
Nze nimbidwa nempulira nga nekyaye
Nga simanyi nti ndifuuna omukwano omutufu
Ko nze kansabe mukama gwanampereza nga tukola ebikwatangana
Love ye nakuzino olwawo okusanga abo mukwano nga bakwatagana
Naye nga ninze ninze
Laba nensansulwa omulungi akola ebilungi
Era nebyakola nze binsanyusa aaah leroo
Kangende Noono eyerekereza buli kimu okumpa sanyu
Kangende Noono gwe nzude nti yalina empiisa
Nze ngenze noono
Andabirira nga ate buli kamu akampaa
Kangende Kangende Noono gwe njagala
Kangende Kangende Noono yewange
Ebanga liyisewoo nga netegereza anjagala
Nkola buli akantu akamuletera esanyu
Olusi gwoyagala yee abatakuliko
Nobwokola otya yee abatakulabawoo heeeii
Konze kansabe mukama gwanampereza nga tukola ebikwatangana
Love ye nakuzino olwawo okusanga abamukwano nga bakwatagana
Naye nga ninze
Era nensansulwa omulungi
Akola ebilungi
Era nebyakola binesanyusa aaah leroo
Kangende Noono eyerekereza buli kyimu okumpa sanyu
Kangende Noono gwe nzudee nti alina empiisa
Nze ngenze noono
Anddabirira nga ate buli kamu akampaa
Kangende Kangende Noono yewange
Kangende Kangende Noono gwe njagala
Ayei ayei ayei ayei yaaah
Gwe njagala
Ayei ayei ayei ayei yaaah
Gwe noonzee
Ayei ayei ayei ayei yaaah
Gwe nsiimye
Ayei ayei ayei ayei yaaah
Gwe noonzee
Kangende Noono eyerekereza buli kyimu okumpa sanyu
Kangende Noono gwe nzudee nti alina empiisa Yalina empiisa
Nze ngenze noono
Andabirira nga ate buli kamu akampaa
Kangende Kangende Noono yewange
Kangende Kangende Noono gwe njagala
Kangende Noono eyerekereza buli kyimu okumpa sanyu
Kangende Noono gwe nzudee nti alina empiisa Yalina empiisa
Nze ngenze noono
Andabirira nga ate buli kamu akampaa
Kangende Kangende Noono yewange
Kangende Kangende Noono gwe njagala
Kangende Kangende Noono yewange
Kangende Kangende Noono