
OLUGENDO Lyrics
- Genre:Soul
- Year of Release:2016
Lyrics
Olugendo luno
Luno olugendo nja dutambula
Luno Olugendo nja duwangula
Luno olugendo nja dutambula
Luno Olugendo nja duwangula
Obudde bukela nenaku zingenze nga tusa kyimu
Ekisela kyemaze nawe mwami wange mbadde mwesigwa
Kyandibadde kyamakulu nyo
Nombulila, bwemba nsobezza
Naye nondekawo mbuza wandeka ani
I was only a girl who had her dreams nenkuzalila
But I should have known that you were unhappy
Luno olugendo nja dutambula nja dutambula mukwano gwange
Luno Olugendo nja duwangula nja duwangula nze nja duwangula
Luno olugendo nja dutambula
Luno Olugendo nja duwangula
Nkunonye wa Nkunonye wa eyo
Nkukwekule wa Nkukwekule wa eyo
Watambulila wa Watambulila wa Mwami wange
Bwebaba babbi nga bebakutwala njablwanyisa
Oba mukazi nga yeyakutwala nja muwangula
Bwebaba babbi nga bebakutwala njablwanyisa
Oba mukazi nga yeyakutwala nja muwangula
Luno olugendo nja dutambula nja dutambula nze
Luno Olugendo nja duwangula nja duwangula nze nja duwangula
Luno olugendo nja dutambula ka dutambule
Luno Olugendo nja duwangula
Luno olugendo nja dutambula ku nonyewaa eyoo
Luno Olugendo nja duwangula otambulira waa otambulira waa
Luno olugendo nja dutambula nja dutambula nze
Luno Olugendo nja duwangula nja duwangula
Luno olugendo nja dutambula ka dutambule ka dutambule
Luno Olugendo nja duwangula
Luno olugendo nja dutambula
Luno Olugendo nja duwangula