
Mukyalo Lyrics
- Genre:Soul
- Year of Release:2016
Lyrics
Empewo enungi njesunze
Nemikwano jange egyomubuto
Emirembe jempulila mu bulamu buno bwenina
Obwobuwangazi
Ewali abantu abomuswaba
Nga tweyisa kyenkanyi
Nga ekitibwa kiwebwaaaaaa
Eyo mukyalo jengenda jebanzala
Eyo mukyalo abenganda jetuwumulila eyooo wuooh woooh
Eyoooo wuooh woooh
Abataka beeyo nzija nzija
Ndituka mukyilo eyo
Emunyenye ezo nsubila ozisangayo
To light up my world you know
Ewali abantu abomuswaba
Nga tweyisa kyenkanyi
Nga ekitibwa kiwebwaaaaaa
Eyo mukyalo jengenda jebanzala
Eyo mukyalo nze na abenganda jetuwumulila eyooo wuoooh woooh
Eyoooo wuoooh woooh
Tewaliyo ekifo ekyinsingila eyo mukyalo mukyalo
Nebwoleta tiketi egenda Jamaica
Ndikusaba egenda
Egenda eyo mukyalo
Eyo mukyalo jengenda jebanzala
Eyo mukyalo nze na abenganda jetuwumulila eyooo wuooh woooh
Eyoooo wuooh woooh
Eyo mukyalo jengenda jebanzala
Eyo mukyalo nze na abenganda jetuwumulila eyooo wuooh woooh
Eyoooo wuooh woooh
Mukyalo
Eyoooo