Sewaana Lyrics
- Genre:Others
- Year of Release:2023
Lyrics
Lwakuba
Nina ebubba aah
Waguan
Ne
Bwekaba kaswera ahh
BassBoi
Munsi y'omukwano
Mw'enakulira
Nalina
N'abasomesa okuguyiga
Bankuttira obutagatika
Oganza
Ng'omu tebakutikika
Njagala
Omusaja nga yakuguka
Sisosola
Muzungu oba mufirika
Ng'alina money
Ekyo nawe kyeraga
Omubiri
Ogulaba alina okugulabirira
Omukwano
Gwe'nsuza eno original
Hot water nenkufumbira
Aka number
sirigaba nyabula
Nze bwentyo
Nze bwentyo manya
Bwooba o'nfunyeehh
Nze ng'onfunyeee
Bwooba o'nfunye
N'emubano
Ogenda kweraga ehh
Kuba manyi
Body mbasiinga
Sewaana
Beauty
Ne color mbasiinga
Nze Sewaana
Empisa nazo naziyiga
Sewaana
Nze Bwentyo
Bwentyo
Kuba manyi
Body mbasiinga
Sewaana
Beauty ne color mbasiinga
Nze sewaana
Empisa nazo naziyiga
Sewaana
Nze Bwentyo
Bwentyo
Nze ndiberawo
N'ebwoba stuck on bed
Ndikulindako
Baby to ease your pain
Ng'omukwano
Gw'enina gugwo wekka
Ndi mufumbi
Nakinku atekyusa ahh
Lwakuba
Nina ebbuba aah ahhhh
Lijja lwakuba
Nga nkwagade
N'ebwekaba kasweera ahhhhh
Ndi kafiirako ohhh
Tekakwefasa
Onansonyiwa
Bw'emba nkisusiza
Love gyenina
Ebaza ne gonja
Nafuna
Ku original eyabaminsani
Bwentyo bwentyo
Kuba manyi body mbasiinga
Sewaana
Beauty ne color mbasiinga
Nze Sewaana
Empisa nazo naziyiga
Sewaana
Nze Bwentyo bwentyo
Kuba manyi body mbasiinga
Sewaana
Beauty ne color mbasiinga
Nze sewaana
Empisa nazo naziyiga
Sewaana
Nze Bwentyo bwentyo
Njagala omusajja
Nga yakuguka
Sisosola
Muzungu oba mufirika
Ng'alina money
Ekyo nawe kyeraga
Omubiri ogulaba
Alina okugalirira
Omukwano
gw'ensuza eno original
Hot water ne nkufumbira
Aka number sirigaba nyabula
Nze bwentyo
Nze bwentyo manya
Onansonyiwa
Bwemba nkisusiza
Love gyenina
Ebaza ne gonja
Nafuna Ku original
Eya baminsani
Bwentyo bwentyo
Kuba manyi body mbasiinga
Sewaana
Beauty ne color mbasiinga
Nze sewaana
Empisa nazo naziyiga
Sewaana
Nze bwentyo bwentyo
Kuba manyi body mbasiinga
Sewaana
Beauty ne color mbasiinga
Nze sawaana
Empisa nazo naziyiga
Sewaana
Nze bwentyo bwentyo
Mmmmh
Nze sewaana aah
Sewaana aah