Olindaki Lyrics
- Genre:Others
- Year of Release:2023
Lyrics
Njakuba
Nga mununuziiwo
Omusalaba
Gwo ngukutikule
Hallo
Ogambye ompulira
Naye ate nze sikuwulira
Toba nga jjoli eriyo
Abakugamba
Nti oyo tomukubira
Manya bwoba ng'olina
Ebikusumbuwa
Nange siyala
Era obeyo
Nga nange
Ndyeno
Naye nga guluma
Omutima no guluma
Nga toliwo teguwera
Ebirungi tebikoma
Jangu eno ooh
Ekituufu wakiraba
Ate era wakifuna
Nga mazima
Nange era nkiwulira
Munda eno ooh
Yanguwa eno
Yanguwa eno
Olindaki gwe'no
Ettoke lyo lyengera
Sembera eno
Sembera eno
Olindaki
Olindaki okebera
Yanguwa eno
Yanguwa eno
Olindaki gwe'no
Ettoke lyo lyengera
Sembera eno
Sembera eno
Olindaki
Olindaki okebera
Eeeh ekitangala kikino
Jira ovve mukizikiza
Tewali atutabangula
Abo babulire kwekoza
Njakuba
Nga mununiziiwo
Omusalaba
Gwo ngukutikule
Omukwano
Osuna suna sunako
Nga bwolya
Bwolwala
Ndi ka ddagala
Kakunywako bunyi
Gwe bwobereyo
Okirowoozako ki ekyo
Omutima no guluma
Nga toliwo teguwera
Ebirungi tebikoma
Jangu eno ooh
Ekituufu wakiraba
Ate era wakifuna
Nga mazima
Nange era nkiwulira
Munda eno ooh
Yanguwa eno
yanguwa eno
Olindaki gwe'no
Ettoke lyo lyengera
Sembera eno
Sembera eno
Olindaki
Olindaki okebera
Yanguwa eno
Yanguwa eno
Olindaki gwe'no
Ettoke lyo lyengera
Sembera eno
Sembera eno
Olindaki
Olindaki okebera
Nze
Kati k'ambeere wano
Ng'atunula ku saawa
Bw'olwawo ndwaala
Ekitengo
Kintwaala aah
Ooh
Jira jira oj'eno
Mukwano tonkabya
Nina omukwano
Osuna suna sunako
Nga bwolya
Ekirungi
Ndi ka ddagala
Kakunywako bunyi
Gwe bwobereyo
Okirowoozako ki ekyo
Omutima no guluma
Nga toliiwo teguwera
Ebirungi tebikoma
Jangu eno ooh
Yanguwa eno
Yanguwa eno
Olindaki gwe'no
Ettoke lyo lyengera
Sembera eno
Sembera eno
Olindaki
Olindaki okebera
Yanguwa eno
Yanguwa eno
Olindaki gwe'no
Ettoke lyo lyengera
Sembera eno
Sembera eno
Olindaki
Olindaki okebera
Njakuba
Nga mununiziiwo
Omusalaba
Gwo ngukutikule
Omukwano
Osuna suna sunako
Nga bwolya