Tuveeyo Lyrics
- Genre:Others
- Year of Release:2023
Lyrics
Mukwano
Emeeme jj'eyasuze
Akasimu k'ekano ewuwo
Maaso
Obw'edda gatawana
Ebisulo bya kumu kumu
Zino engalo
Obwedda zi nsiwa zaggala Nkukwateko
Jangu oba
Ndagirira jj'osula
Nkusangeyo
Guno omutima
Gukuba e mbuttu
Muwogola bakisimba
Muludikya ne muluzungu
Nkwagala ne
JJ'ensula n'akutimba
Abalala n'ababuuka
Yellow bbiri n'abamyuusa
Kuva lwe nakuzuula
N'akuwa mutima n'agusinga
Ewali ebitwawukanya
Tuveeyo
Twagalane
Tuveeyo
Tuve ku bigambo laba
Tuveeyo
Tukwatagane
Awali ebitwawukanya
Tuveeyo
Twagalane
Tuveeyo
Tuve ku bigambo laba
Tuveeyo
Tukwatagane
Wabula w'antaansa
Wadde baali bansooka
Naye tebansiinga
Y'ensonga
lwaki bya kyuuka
Wabula baibe
Wanazza love wankyusa
Bali tunyumyako
N'emubugero abato
Nti ol'watuuka
Simanyi oba maalo
Bw'enjagala
Njagala njagala omu oyo
N'ebwebajja enfofolo
Mba n'omu ngayoyo ooh
Ewali ebitwawukanya
Tuveeyo
Twagalane
Tuveeyo
Tuve ku bigambo laba
Tuveeyo
Tukwatagane
Awali ebitwawukanya
Tuveeyo
Twagalane
Tuveeyo
Tuve ku bigambo laba
Tuveeyo
Tukwatagane
Tuve mu poko
Bw'obigatta t'ofuna total
Love betting bya lotto
Simububi
Naye binzisa enseko
Tuve
Mu kuwawala like echo
Aba palapase balindeko
Balindeko
Sibyendikoooo
For yo love ago
Whine ma wato
Ma wato
Ooh nana
N'ababuuka
Yellow bbiri n'abamyuusa aah
Okuva lwe nakuzuula
N'akuwa mutima
N'agusinga ah ah yeeh
Beibe
Tuveeyo
Tuveeyo
Tuve ku bigambo laba
Tuveeyo
Tukwatagane
Awali ebitwawukanya
Tuveeyo
Twagalane
Tuveeyo
Tuve ku bigambo laba
Tuveeyo
Tukwatagane
Eeeeeh sheem mwanje yeeh
Iye
Dokta brain composition dis one
Dmario ooh