Musamize Lyrics
- Genre:Soul
- Year of Release:2022
Lyrics
Musamize - Fyn Cedra
...
Okimannyi oluusi ndaaga lwa nsibi
Bw'olindeka nfunne ani...
Nategeera ggwe atayombera ssawa Omukwano ggwe wampa lye ddaawa...
Bakulumba tekuliiko e dark
Nkulukusa amaziga bw'okaaba
Taliddaaga love ,nkubunako enfuufu eye
Wanaaza ekko n'onjawula mwabo enkumu
Nyimbira ggwe,bazibe amattu uuuh
Ngegeenya,onkube kiss nnya eyeeh
Love,enjigirizza emizze
Noonya musamize...eeyee
Akugambako amunyige...eyee
Osaanuusa...aah
Yangonza ebyagaana.. eyeee.
Noonya musamize..eeh
Akugambako,amunyige...eeh
Osaanuusa..aah
Yagonza ebyagaana 0
Noonya musamize..eeh
Akugambako amunyige
Mbalira kumukumu eyangonza
Bali abanigga baali bampunza. ..
Ekizimba ky'obukyayi wakyaasa...
Watajja simannyi oba nakeesa..
Love .owuwowuwo..ooh
Enjigirizza emizze...eeh
Noonya musamize..eeh
Akugambako amunyige..eeh
Nategeera ggwe atayombera ssawa
Omukwano ggwe wampa lye ddaawa
Bakulumba tekuliiko e dark
Nkulukusa amaziga bw'okaaba
Osaanuusa.. aaah
Yagonza eby'agaana...aah
Noonya musamize.. eehh
Akugambako amunyige..eeh
Osaanuusa..aah0
Yagonza eby'agaana
Noonya musamize...eeh
Akugambako amunyige..eeyah
Osaanuusa ogonza ebyagaana..
Nazuula ggwe, nafuna ggwe namala
Namala...ahah
Uhmm...Bali nabatta..eyah
Njagala,njagala,njagala
Njagala abakunjagaliza
Ggwe oli dice sirikuvvako nnonze
Sikuzannye ng'omuzannyo ggwa chess
Osaanuusa, yagonza eby'agaana..eyeh
Noonya Musamize..eeheeh
Akugambako amunyige..eyee
Osaanuusa...aahaah
Yagonza eby'agaana...eyee
Noonya Musamize...eheh
Akugambako amunyige...eyee