
Nkuwe Lyrics
- Genre:Soul
- Year of Release:2021
Lyrics
Nkuwe - Fyn Cedra
...
Sound four....
( music playing)
PART 1
Mazima nakadde mukatale
Nengenda nkugulile yo akapale
Oyambale oyiteko mulukale
Bagambe laba omulunji kale
CONTINUATION
Bwenkatusiizaaa ate gwe nonyiiga
Oba bakukyusiza
Buli kyenkola busungu bwoleeta
Bwenkugambako mukwano noyomba
Nonvuma mulwatu nonswaaza
Naye nze nembileka lwakuba mukwano nkwetagaaa
Nensalawo nembulwa otullo
Njagala omutima ggube noguggwo
Kyenvanzee nembulwa otuulo njagala omutima gube noguggwo
CHORUS
Kankuwe omutima gwe ajanjaba omutima
Kankuwe nkuwee nkuwee ×2
PART 2
Baby nkutukilidde eeh
Love ojisulilidde
Nga ate njifujilidde
uhhhhh uhhhh
PART 1 AGAIN.......
PART 3
Oba kwambala makanzu oba sharia
Oba kugenda wa Mummy nsobola
Kasita okilizza omutima notwaala
Mukwano notwaalaaa
CHORUS AGAIN........
Mazima nakadde mukatale
Nengenda nkugulileyo akapale
Oyambale oyiteko mulukale
Bagambe laba omulungi kale
(music playing)
Kankuweee omutimaaaa.....
(music playing)
kankuwee omutimaaa
Ya janjaba omutimaa
Kankuwee nkuwee nkuwee×2
PART