Netonze Lyrics
- Genre:World Music/Folklore
- Year of Release:2022
Lyrics
Netonze - Topbwoy Shon
...
NETONZE
INTRO
Yeh..
Nalilatateee..
Shon Fi the what..yeye..
Shid beats.. Another..
VERSE 1
Owo'mukwano olimba nyo kyenva nekubya eno embanga..
Nina obusungu mimbye nyo kino kyebayita okwekyanga..
Yade nga nakweka omwoyo..
Kano kekasela nveyo
Nedusa nyo nga empeewo..
Byelabile senza olweyo..
Kati nakyusa accent..
Ndi muyimbi nafuka mwadiventi..
Yade nabanga absent
Nkomywo bisige undercount...YEH..
CHORUS
Netonze..
Kululwo netonze..
Mpozi nga oyagala nekyawe..
Nze maze otegeka ne daame.. eh yii
X2
VERSE 2
Nga mwatija ne John
John yandeta pain..
Nga okwagala kundi mu vine
John yakuba ne campaign...
Nagezako no'kukukyawa
Naye ate nafuka kazambi
Nabuyana no'kukunonya nkuwute omusayi nga zombie
Tewekoya
Tewetuntuza
Nkomywo nela..
Ebyo byewekyanga
Binjuzayuza Zena nenkutukaa...iyeyeye ayeh
CHORUS
VERSE 3
Owo'mukwano olimba nyo kyenva nekubya eno embanga..
Nina obusungu mimbye nyo kino kyebayita okwekyanga..
Yade nga nakweka omwoyo..
Kano kekasela nveyo
Nedusa nyo nga empeewo..
Byelabile senza olweyo..
Nagezako no'kukukyawa
Naye ate nafuka kazambi
Nabuyana no'kukunonya nkuwute omusayi nga zombie... Yeh yeh yeh eyiiiee
CHORUS
OUTRO
Owo'mukwano olimba nyoo..
Nina obusungu mimbye nyooo...
2X