Omega Lyrics
- Genre:Soul
- Year of Release:2022
Lyrics
Omega - An-Known
...
In my life
Olinga amasanyalaze
Era mubwongo ne mumusaayi
Nkozesa byoyagala
Yadde bangi
Abakugamba ebigambo eyo joyita
Nga bali na mu love yaffe bageya
Bagambe nze ewuwo nze alpha era omega
Onli Munda mu heart
Era nekungulu ku face
Orollinga inside emirundi jenkuyita love sibala nakubala
Munda mu heart
Era nekungulu ku face
Orollinga inside emirundi jenkuyita love
Dembe dembe dembe
Gimme love hmmmmmm
Gwoli international
Omutima gukuba tegukubaaa
Dembe dembe dembe
Gimme love hmmmmm
Gwoli international
Mutima gukuba tegukubaaa
Ggwe manya ndi mujasi wo malaika
Ndi wa kukugoberera mpaka kubayita
Ebiganye nsaba yenze gwoboyita
Nsula kumpi awo newoyita
Ondi Munda mu heart era nekungulu ngulu ku face
Orollinga inside emirundi jenkuyita love sibala nakubala
Munda mu heart era ne kungulu ku face
Orollinga inside emirundi jenkuyita love eeh
Dembe dembe dembe
Gimme love hmmmmm
Gwoli international
Mutima gukuba tegukubaaa
Dembe dembe dembe
Gimme love hmmmmm
Gwoli oli international
Mutima gukuba tegukubaaa kubaaa
Kambere oyo agolokoka mu kiro
Ali kubika buli wolibulwa otulo
Njagala gwe wesige nze nesige Ggwe bed ne pillow
Ndikulopera buli aligezaako okututagulula
Balala bayina emitima ja kiyekera mbatya
Tebamanyi na ku lavinga
Ondi munda mu heart
Era nekungulu ku face
Orollinga inside inside yeah